Buuka ogende ku bubaka obulimu

Oyanirizibwa: Olukuŋŋaana Olunene olw’Abajulirwa ba Yakuwa Olwa 2023 Olulina Omutwe, “Mugumiikirize”!

Oyanirizibwa: Olukuŋŋaana Olunene olw’Abajulirwa ba Yakuwa Olwa 2023 Olulina Omutwe, “Mugumiikirize”!

Twetaaga okwoleka obugumiikiriza mu kiseera kino okusinga bwe kyali kibadde. Naye obugumiikiriza kye ki? Era buyinza butya okutuyamba buli lunaku? Tukwaniriza okuba awamu naffe ku Lukuŋŋaana Olunene Olwa 2023 Olulina Omutwe, “Mugumiikirize”!