Buuka ogende ku bubaka obulimu

Biki Bye Nnyinza Okusaba?

Biki Bye Nnyinza Okusaba?

Bayibuli ky’egamba

 Osobola okusaba ekintu kyonna kasita kiba nga kituukagana n’ebyo Katonda by’ayagala. Bayibuli egamba nti: “Bwe tusaba ekintu kyonna ekituukagana n’ebyo [Katonda] by’ayagala, atuwulira.” (1 Yokaana 5:14) Osobola okubuulira Katonda ebyo ebikweraliikiriza? Yee. Bayibuli egamba nti: “[Katonda] mumubuulire ebibali ku mitima.”—Zabbuli 62:8.

Ebimu ku bintu by’osobola okusaba