Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

OLUYIMBA 41

Wulira Okusaba Kwange

Wulira Okusaba Kwange

(Zabbuli 54)

  1. 1. Wuliriza essaala yange

    Kubanga ggwe Katonda wange.

    Erinnya lyo lisukkulumye.

    (CHORUS)

    Ai Yakuwa, mpuliriza.

  2. 2. Nkwebaza nnyo okumbeesaawo,

    N’okunnuŋŋamyanga bulijjo.

    Nsiima nnyo nze ’kisa ky’ondaga.

    (CHORUS)

    Ai Yakuwa, mpuliriza.

  3. 3. Njagala nnyo ’kkol’e bigwana

    Ntambulire mu kitangaala.

    Mpa amaanyi nnyinze ’binnema.

    (CHORUS)

    Ai Yakuwa, mpuliriza.