Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Jjulaayi 24-30

NEKKEMIYA 1-2

Jjulaayi 24-30

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Amangu Ago ne Nsaba”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Nek 2:4​—Guno gwe mulundi Nekkemiya gwe yasooka okusaba ku nsonga eyo eyali emweraliikiriza? Ekyo tukiyigirako ki? (w86-E 2/15 lup. 25)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Nek 2:11-20 (th essomo 2)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 44

  • Beera Mukwano gwa Yakuwa​—Yakuwa Addamu Essaala Zaffe?: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Oluvannyuma babuuze ekibuuzo kino: Kiki vidiyo eyo ky’etuyigiriza ku kusaba?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 51

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 102 n’Okusaba