OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Ddesemba 2023

guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Febwali 5–Maaki 3, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 50

Tusobola Okuyitibwa Abatuukirivu Bwe Twoleka Okukkiriza Okuliko Ebikolwa

Kya kusomebwa mu wiiki ya Febwali 5-11, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 51

Weenyumiririze mu Ssuubi Eritamalaamu Maanyi

Kya kusomebwa mu wiiki ya Febwali 12-18, 2024.

Beera n’Endowooza Katonda gy’Alina ku Mwenge

Abamu bayinza okusalawo okunywa omwenge ate abalala bayinza okusalwo obutagunywa. Kiki ekiyinza okuyamba Omukristaayo okwewala ebizibu ebiyinza okuva ku kunywa omwenge omungi?

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 52

Bannyinaffe Abato—Mufuuke Abakazi Abakulu mu by’Omwoyo

Kya kusomebwa mu wiiki ya Febwali 19-25, 2024.

EKITUNDU EKY’OKUSOMA 53

Ab’oluganda Abato—Mufuuke Abasajja Abakulu mu by’Omwoyo

Kya kusomebwa mu wiiki ya Febwali 26–​Maaki 3, 2024.

Okyajjukira?

Ofubye okusoma magazini z’Omunaala gw’Omukuumi ze tufunye mu mwaka guno? Laba oba ng’okyajjukira.

Olukalala lw’Emitwe mu Omunaala gw’Omukuumi ne mu Zuukuka! 2023

Olukalala lw’emitwe gy’ebitundu byonna ebyafulumira mu magazini y’Omunaala gw’Omukuumi n’eya Zuukuka! eza 2023.

Ekyokulabirako

Mwannyinaffe omu yalaga atya obusaasizi asobole okubuulira?