OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Jjuuni 2022
Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Agusito 8–Ssebutemba 4, 2022.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 24
Yakuwa Katonda y’Asingayo Okusonyiwa
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 25
Yakuwa Awa Emikisa Abo Abasonyiwa Abalala
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 26
Engeri Okwagala Gye Kutuyamba Okuggwaamu Okutya
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 27
“Essuubi Lyo Lisse mu Yakuwa”
Obadde Okimanyi?
Abaruumi baali basobola okukkiriza omuntu eyabanga akomereddwa ku muti, nga Yesu bwe yakomererwa, okuziikibwa obulungi?
Obadde Okimanyi?
Abantu abaaliwo mu biseera we baawandiikira Bayibuli baamanyanga batya nti omwezi omupya oba omwaka omupya gutandise?