OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Jjuuni 2024
Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Agusito 12–Ssebutemba 8, 2024.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 23
Yakuwa Atuyita Okuba Abagenyi Be
Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Agusito 12-18, 2024.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 24
Beera Mugenyi wa Yakuwa Emirembe Gyonna!
Kya kusomebwa mu wiiki ya Agusito 19-25, 2024.
EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA
Yakuwa Yawuliriza Essaala Zange
Okuva nga Marcel Gillet akyali muto, kiki ekyamukakasa nti Yakuwa “awulira okusaba”?
Ebibuuzo Ebiva mu Basomi
Lwaki abantu abamu bagamba nti Zabbuli 12:7 lukwata ku ‘bigambo bya Yakuwa’ ebyogerwako mu olunyiriri 6, ate nga yo Enkyusa ey’Ensi Empya eraga nti lukwata ku ‘banaku’ aboogerwako mu lunyiriri 5?
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 25
Kijjukirenga nti Yakuwa “Ye Katonda Omulamu”
Kya kusomebwa mu wiiki ya Agusito 26–Ssebutemba 1, 2024.