Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Tukakasa Tutya nti Bayibuli Ntuufu?

Tukakasa Tutya nti Bayibuli Ntuufu?

Bayibuli ebigirimu ebiyita “kigambo kya Katonda,” “atayinza kulimba.” (1 Abassessalonika 2:​13; Tito 1:2) Ddala Bayibuli kigambo kya Katonda, oba erimu nfumo na ngero abantu ze baayiiya ne baziwandiika?