Buuka ogende ku bubaka obulimu

Bayibuli

Ensibuko Yaayo n'Ebiraga nti Ntuufu

Ddala Bayibuli Kitabo Ekirimu Amagezi g’Abantu?

Weetegereze ekyo Bayibuli kye yeeyogerako.

Ddala Ebyo Ebiri mu Bayibuli Byava eri Katonda?

Abawandiisi ba Bayibuli bangi baagamba nti bye baawandiika byava eri Katonda. Lwaki?

Ddala Musa Ye Yawandiika Bayibuli?

Ddala Musa y’omu ku abo abaakozesebwa mu kuwandiika Bayibuli? Bantu bameka abaawandiika Bayibuli?

Waliwo Omuntu Yenna Ayinza Okumanya Abaawandiika Bayibuli?

Abaawandiika Bayibuli baagamba nti Katonda ye yabawa obulagirizi. Tuyinza tutya okukakasa nti bye baawandiika bituufu?

Ebiri mu Bayibuli Byakyusibwamuko?

Okuva bwe kiri nti Bayibuli kitabo kya dda nnyo, tuyinza tutya okuba abakakafu nti teyakyusibwamu?

Katonda Yatandika Ddi Okutonda Obwengula?

Engeri ebigambo “olubereberye” ne “olunaku” gye bikozesebwamu mu kitabo ky’Olubereberye kituyamba okufuna eky’okuddamu.

Bayibuli Ekwatagana ne Ssaayansi?

Waliwo ebintu Bayibuli by’eyogera nga tebikwatagana na ssaayansi?

Ddala Bayibuli Eyigiriza nti Ensi ya Museetwe?

Ddala Ekirabo kino eky’edda kituufu?

Ddala Bayibuli Kitabo kya Bazungu?

Abawandiisi ba Bayibuli baazaalirwa wa, baava mu kitundu ki eky’ensi?

Ebyo Ebikwata ku Yesu Byawandiikibwa Ddi?

Ebitabo by’Enjiri byawandiikibwa nga wayise bbanga lyenkana wa oluvannyuma lwa Yesu okufa?

Okusoma n'Okutegeera Obulungi Bayibuli

Biki Ebiyinza Okutuyamba Okutegeera Ebyo Ebiri mu Bayibuli?

Osobola okutegeera obubaka obulungi obugirimu.

Ebigambo “Eriiso olw’Eriiso” Birina Makulu Ki?

Eteeka erigamba nti “eriiso olw’eriiso” liwagira okwesasuza?

Amateeka Ekkumi Ge Galuwa?

Gaaweebwa baani? Abakristaayo kibakakatako okugakwata?

Obunnabbi n'Obubonero

Ennamba Ezikozesebwa mu Bayibuli Zirina Makulu Ki? Bayibuli Eyogera Ki ku Balagula nga Bakozesa Ennamba?

Soma ku zimu ku nnamba ezirima amakulu amakusike eziri mu Bayibuli olabe amakulu gaazo gye gali ag’enjawulo ku ago abo abalaguzisa ennamba ge bawa.

“Alufa ne Omega” Bitegeeza Ki?

Lwaki ekitiibwa ekyo kituukirawo?

Yerusaalemi Ekiggya Kye Ki?

Ekibuga ekyo eky’enjawulo kikukwatako kitya?

Enkomerero y'Ensi

Olutalo Amagedoni Kye Ki?

Ekigambo Amagedoni kikozesebwa omulundi gumu gwokka mu Bayibuli, naye olutalo olwo lwogerwako mu Bayibuli yonna.

Ensi Eneezikirizibwa?

Bayibuli eraga bulungi ekigendererwa kya Katonda eri ensi.

Biki Obwakabaka bwa Katonda Bye Bunaakola?

Laba ebyo Obwakabaka bwa Katonda bye bunaakola nga butandise okufuga ensi.

Abantu, Ebifo n'Ebintu

Abakazi Aboogerwako mu Bayibuli—Biki Bye Tuyinza Okubayigirako?

Laba enjawulo eriwo wakati w’abakazi abaali abalungi aboogerwako mu Bayibuli n’abo abaali ababi.

Ddala Maliyamu Maama wa Katonda?

Ebyawandiikibwa n’ebyafaayo by’Obukristaayo bituyamba okumanya ekituufu ekikwata ku nzikiriza eno.

Bayibuli Eyogera Ki ku Maliyamu?

Abamu balowooza nti Maliyamu teyalina kibi kisikire. Bayibuli ewagira endowooza eyo?

Maliyamu Magudaleena Yali Ani?

Ebimu ku bintu abantu bye bamwogerako tebiri mu Byawandiikibwa.

Baani Abaali “Abasajja Abasatu Abagezigezi”? Ddala Baagoberera “Emmunyeenye” ey’e Besirekemu?

Ebintu bingi ebikwatagana n’obulombolombo obukolebwa ku Ssekukkulu tebisangibwa mu Bayibuli.

Ebikwata ku Nuuwa n’Amataba—Ddala Byaliyo?

Bayibuli egamba nti lumu Katonda yakozesa amataba n’azikiriza abantu ababi. Bukakafu ki Bayibuli bw’ewa obulaga nti ddala Katonda yaleeta Amataba ago?

Ddala Olugoye Lwe Baatereka mu Kibuga Turin Mwe Baaziika Yesu?

Ebintu bisatu ebikwata ku lugoye lwe Turin bituyamba okumanya eky’okuddamu.

Ddala Katonda Yakozesa Enkola ey’Ebintu Okujja nga Bifuukafuuka Okutonda Ebintu eby’Enjawulo?

Bayibuli tekontana n’ebyo bannassaayansi bye bagamba nti ebiramu ebiri mu kika ekimu bisobola okuba eby’enjawulo ku binaabyo.

Erimu Amagezi ag'Omuganyulo

Ddala Bayibuli Esobola Okunnyamba Okuba n’Amaka Agalimu Essanyu?

Amagezi ageesigamiziddwa ku Bayibuli gayambye abasajja n’abakazi bukadde na bukadde okufuna essanyu mu maka gaabwe.

Ddala Ssente Ye Nsibuko y’Ebibi Ebya Buli Ngeri?

Ebigambo ebitera okwogerwa ebigamba nti “ssente ye nsibuko y’ebintu ebibi byonna” bigambo ebitaggibwayo byonna okuva mu Bayibuli.

Bayibuli Esobola Okutuyamba Okwaŋŋanga Ebizibu by’Eby’enfuna n’Amabanja?

Ssente tezisobola kugula ssanyu lya nnamaddala, naye Bayibuli esobola okukuyamba ng’oyolekagana n’ebizibu by’eby’enfuna.

Bw’Oba Olina Obulwadde Obutawona, Bayibuli Esobola Okukuyamba?

Yee! Bw’oba olina obulwadde obutawona, laba amagezi agasobola okukuyamba.

Bayibuli Eyogera Ki ku Busungu?

Waliwo lwe kiba ekituufu okusunguwala? Kiki ky’osaanidde okukola ng’obusungu butandise okulinnya?

Ddala Bayibuli Esobola Okunnyamba nga Ndi Mwennyamivu?

Waliwo ebintu bisatu Katonda by’akola okuyamba abennyamivu.

Kiki Ekiyinza Okunnyamba Okufuna Essanyu? Ddiini, Katonda, oba Bayibuli?

Laba engeri okuba n’enkolagana ey’oku lusegere ne Katonda gye kikuganyulamu leero n’engeri gye kijja okukuganyula mu biseera eby’omu maaso.

Bayibuli Eyogera Ki ku Kweyagala?

Yesu yagamba nti: “Oyagalanga muliraanwa wo nga bwe weeyagala.” Yali ategeeza ki?